2 Corinthians 4:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yamala okutukwasa omulimu guno olw'ekisa kye, tetuterebuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo nga bwe tulina obuweereza buno bwe twaweebwa olw’okusaasirwa, tuleme kuddirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, nga bwe tulina okuweereza kuno, olw'okusaasira kwa Katonda, tetuddirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo Katonda nga bwe yatusaasira, n'atuwa omulimu ogwo ogw'obuweereza, tetuterebuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, kubanga tulina okuweereza okwo, nga bwe twasaasirwa, tetuddirira: