2 Corinthians 4:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tunyigirizibwa ku njuyi zonna, naye tetugonda; tusobezebwa, naye tetuterebuka;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tunyigirizibwa erudda n’erudda, naye ne tutabetenteka. Ne tweraliikirira, naye ne tutazirika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tubonyaabonyezebwa mu buli ngeri, naye tetumalibwawo; tusoberwa, naye tetuggwaamu ssuubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tubonaabona mu buli ngeri, naye tetubulwa bwekyusizo. Tusoberwa, naye tetuggwaamu ssuubi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tutaayizibwa eruuyi n'eruuyi, naye tetunyigirizibwa; tweraliikirira, so si kweraliikiririra ddala: