2 Corinthians 5:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuno tusinda, nga tuyaayaana twambazibwe ekisulo kyaffe eky'olubeerera eky'omu ggulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tusindira mu nnyumba eno, nga twegomba okwambazibwa ennyumba yaffe eriva mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tusindira mu eno, nga twegomba okwambazibwa ennyumba yaffe eriva mu ggulu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kya mazima, nga tukyali mu nsiisira eno, tusinda nga twegomba okwambazibwa omubiri ogw'omu ggulu gwe tulibeeramu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tusindira mu eno, nga twegomba okwambazibwa ennyunba yaffe eriva mu ggulu: