2 Corinthians 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno bulijjo tuli bagumu; tumanyi nti nga tukyali waka mu mubiri, Omukama tumwesuubye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo tulina obwesige bulijjo nga tumanyi nti bwe tuba mu mubiri guno, tetuba waffe, olwo nga tetuli na Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyetuva tuguma ennaku zonna, era tumanya nti bwe tuba mu mubiri tuba wala Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyetuva tuguma bulijjo. Era tumanyi nti bwe tuba nga tuli mu mubiri guno, tuba wala ne Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyetuva tuguma omwoyo ennaku zonna, era tumanya nga bwe tuba mu mubiri tuba wala Mukama waffe