2 Corinthians 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga tutambulira mu kukkiriza si mu kye tulabyeko.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tutambula lwa kukkiriza so si lw’amaaso gaffe bye galaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tutambula olw'okukkiriza, sso si ku kulaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tutambulira ku kukkiriza, sso si ku kulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(kubanga tutambula olw'okukkiriza, si lwa kulaba);