2 Corinthians 5:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuli bagumu, naye ng'ekyandisinze, twabulire omubiri guno, tubeere eka n'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo tuli bagumu era tuli basanyufu, wakiri okuva mu mibiri guno ne tubeera ewaffe mu ggulu ne Mukama waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tuguma, era kino kye tusinga okwagala, okuva mu mubiri guno, n'okubeera Mukama waffe gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tuguma, era kye twandisinze okwagala, kwe kuva mu mubiri guno, tube wamu ne Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tuguma omwoyo, era kino kye tusinga okwagala, okuba ewala omubiri n'okubeera Mukama waffe gy'ali.