2 Corinthians 5:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bwe tuba awaka, ne bwe tuba ewala, tuluubirira kumusanyusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo kyetuva tunoonya oba nga tuli ewaffe oba nga tetuli waffe, tumusanyuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kyetuva tufuba, oba nga tukyali muno, oba nga tuli wala, okusiimibwa ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'olwekyo kye tugenderera, kwe kumusanyusa, ne bwe tuba ewala, ne bwe tuba okumpi naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kyetuva tufuba, oba nga tukyali muno, oba nga tuli wala, okusiimibwa ye.