2 Corinthians 6:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne tuba ng'abanaku, sso bulijjo tusanyuka; ne tuba ng'abaavu, sso tugaggawaza bangi; ne tuba ng'abatalina kantu, sso tulina byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga tunakuwala naye ate nga tusanyuka bulijjo, nga tuli ng’abaavu naye nga tugaggawaza bangi, nga tuli ng’abatalina kintu naye ate nga tulina byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abanakuwala, naye abasanyuka bulijjo; ng'abaavu, naye abagaggawaza abangi; ng'abatalina kintu, era naye abalina ddala byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde nga tunakuwazibwa, naye tuli basanyufu bulijjo. Tuli ng'abaavu, naye tugaggawaza bangi. Tuli ng'abatalina kantu, naye ddala tulina byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ng'abanakuwala, naye abasanyuka bulijjo; ng'abaavu, naye abagaggawaza abangi; ng'abatalina kintu, era naye abalina ddala byonna.