2 Corinthians 6:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Twogera kyere gye muli, mmwe ab'e Korinti, n'omutima gwaffe tugubagguliddewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twogedde lwatu gye muli Abakkolinso, n’omutima gwaffe gugaziye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akamwa kaffe kaasamiddwa gye muli, Abakkolinso, n'omutima gwaffe tugubabikulidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe ab'e Korinto, twogedde lwatu gye muli, tetubakisizza kiri mu mitima gyaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akamwa kaffe kaasamiddwa eri mmwe, Abakkolinso, omutima gwaffe gugaziye.