2 Corinthians 6:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbagamba ng'abaana bange, nti nammwe muggule emitima gyammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano njogera nammwe nga bwe nandyogedde n’abaana, temutwekwekerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Njogera nammwe ng'abaana, mutubikulire emitima gyammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njogera nammwe ng'abaana bange, nammwe mube nga ffe bwe tuli eri mmwe, temutwekwekerera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mulyoke munsasule bwe mutyo (mbabuulira ng'abaana bange), nammwe mugaziwe.