2 Corinthians 6:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kristu yakkaanya ddi ne Beliyali? Akkiriza afaananya ki atakkiriza?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kristo atabagana atya ne Beriyali? Oba mugabo ki omukkiriza gw’alina n’atali mukkiriza?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Kristo atabagana atya ne Beriyali? oba omukkiriza agabana mugabo ki n'atali mukkiriza?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Kristo atabagana atya ne Sitaani? Oba, omugoberezi wa Kristo atabagana atya n'atali mugoberezi wa Kristo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Kristo atabagana atya ne Beriyali? oba mugabo ki eri omukkiriza n'atali mukkiriza?