2 Corinthians 6:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kubeera Kitammwe, nammwe mubeere batabani bange, bawala bange, Omukama Omuyinza wa buli kantu bw'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era “nnaabeeranga Kitammwe, nammwe ne mubeeranga batabani bange ne bawala bange,” bw’ayogera Mukama Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaabeeranga Kitammwe gye muli, “Nammwe munaabeeranga gye ndi abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala, bw'ayogera Mukama Omuyinza w'ebintu byonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndiba kitammwe, nammwe ne muba batabani bange ne bawala bange. Bw'atyo Mukama Omuyinzawaabyonna bw'agamba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nnaabeeranga Kitammwe gye muli, Nammwe munaabeeranga gye ndi abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala, bw'ayogera Mukama Omuyinza w'ebintu byonna.