2 Corinthians 6:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu kwogera amazima ne mu maanyi ga Katonda, ebyokulwanyisa eby'obutuukirivu nga bituli mu ddyo ne mu kkono;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mu kigambo eky’amazima, ne mu maanyi ga Katonda olw’ebyokulwanyisa eby’obutuukirivu ebiri mu mukono ogwa ddyo n’ogwa kkono,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kigambo eky'amazima, mu maanyi ga Katonda; n'olw'eby'okulwanyisa eby'obutuukirivu mu mukono ogwa ddyo n'ogwa kkono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twogera amazima, era tukolera ku maanyi ga Katonda. Era obutuukirivu bye byokulwanyisa bye tulina mu mukono ogwa ddyo n'ogwa kkono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu kigambo eky'amazima, mu maanyi ga Katonda; olw'ebyokulwanyisa eby'obutuukirivu mu mukono ogwa ddyo n'ogwa kkono,