2 Corinthians 8:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno mumalirize okugukola, olwo ebbugumu ly'okwagala kwammwe lituukane n'ekyammwe eky'okugumaliriza nga musinziira ku kye mulina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano mu bumalirivu bwammwe mu kwagala okukikola, mumalirize omulimu ogwo, okusinziira kw’ekyo kye mulina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bwe butyo obumalirivu bwammwe obw'okukyagala bwenkane n'okukimaliriza, nga mukozesa ebyo bye mulina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale obumalirivu bwammwe mu kwagala okukikola, bulabikire mu kukimaliriza, nga mukozesa ebyo bye mulina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano mutuukirize n'okukola; nga bwe waaliwo okwagala amangu, era n'okutuukiriza bwe kutyo kulyoke kubeerewo, nga bwe muyinza.