2 Corinthians 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Si kwe kugamba nti abalala bateewuluzibweko, ate mmwe muboneebone, wabula nti wabeerewo okwenkanankana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalala baleme kuyambibwa ate nga mmwe munyigirizibwa, walyoke wabeewo, okwenkanankana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga soogedde bwe ntyo, abalala bawummuzibwe, nammwe muteganyizibwe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Saagala muyambe balala ate mmwe mwerumye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga soogedde bwe ntyo, abalala bawummuzibwe, nammwe muteganyizibwe: