2 Corinthians 8:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda yeebale eyawa mu mutima gwa Tito okubajjumbira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Katonda yeebazibwe eyassa obunyiikivu bwe bumu mu mutima gwa Tito ku lwammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda yeebazibwe, awadde Tito omutima ogubalumirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka twebaze Katonda awadde Tito omwoyo ogubalumirwa ennyo nga ffe gwe tulina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda yeebazibwe, eyassa mu mutima gwe Tito okufuba okwo ku lwammwe.