2 Corinthians 8:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga tugeza okukola obulungi, si mu maaso ga Katonda kyokka, naye ne mu g'abantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga kye tugenderera kwe kukola ebirungi, si mu maaso ga Katonda yekka wabula ne mu maaso g’abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tuteekateeka ebirungi, si mu maaso ga Mukama waffe mwokka, era naye ne mu maaso g'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kye tugenderera kwe kukola ebirungi, si mu maaso ga Katonda yekka, wabula ne mu maaso g'abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga tuteekateeka ebirungi, si mu maaso ga Mukama waffe mwokka, era naye ne mu maaso g'abantu.