2 Corinthians 8:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno, mu maaso g'Ekleziya mubooleke okwagala kwammwe n'obukakafu bw'okwenyumiriza kwe tubeenyumirizaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo okwagala kwammwe n’okwenyumiriza kwammwe byeyoleke gye bali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mu maaso g'ekkanisa mubalage ekikakasa okwagala kwammwe n'okwenyumiriza kwaffe ku lwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale mu maaso g'ebibiina byonna eby'abakkiriza Kristo, mubalage ekikakasa okwagala kwammwe n'okwenyumiriza kwaffe ku lwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mubalage mu maaso g'ekkanisa ekiraga okwagala kwammwe n'okwenyumiriza kwaffe ku lwammwe.