2 Corinthians 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baatwegayirira nnyo nga batwesengereza tubawe omukisa nabo badduukirireko ku batuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baatwegayirira tubatwalire ebirabo byabwe, nabo basanyukire wamu ne bannaabwe abaweerezza obuyambi eri abatukuvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baatusaba n'okwegayirira okungi bakkirizibwe okwegatta n'abo abayamba abatukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baatwegayirira nnyo bakkirizibwe okwegatta n'abo abayamba abantu ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga batusaba n'okwegayirira okungi olw'ekisa ekyo n'okussa ekimu okwo mu kuweereza abatukuvu;