2 Corinthians 8:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okusinga ne bwe twali tulindiridde, bo bennyini baasokera ku kwewa Katonda, ate oluvannyuma naffe ne batwewa ku lw'okwagala kwa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era kye twali tutasuubidde, baasooka kwewaayo eri Mukama, n’oluvannyuma gye tuli olw’okwagala kwa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era baakola si nga bwe nnali ndowooza, naye baasooka okwewaayo bokka eri Mukama waffe, n'eri ffe mu kwagala kwa Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era baakola kye twali tutasuubira! Okusooka beewaayo eri Mukama, era olw'okwagala kwa Katonda, ne beewaayo eri ffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so si nga bwe nnali ndowooza, naye baasooka okwewaayo bokka eri Mukama waffe, n'eri ffe mu kwagala kwa Katonda.