2 Kings 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ababuuza nti: “Oyo omusajja eyabasisinkanye n'ayogera ebigambo ebyo yabadde afaanana atya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ababuuza nti, “Omusajja oyo gwe musisinkanye abadde afaanana atya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka n'ababuuza nti Omusajja abasisinkanye n'abagamba ebigambo afaanana atya?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'ababuuza nti: “Omusajja azze okubasisinkana n'abagamba ebigambo ebyo abadde afaanana atya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Omusajja azze okubasisinkana n'ababuulira ebigambo ebyo afaananye atya?