2 Kings 10:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yewu n'asituka, n'agenda, n'alaga mu Samariya. Bwe yatuuka e Beti-Ekedi Aloyimu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yeeku n’asitula n’ayolekera Samaliya. N’asisinkana baganda ba Akaziya kabaka wa Yuda mu kkubo okumpi n’ennyumba eyasalirwangamu endiga ebyoya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yeeku n'ava e Yezuleeri n'agenda e Samaliya. Bwe yali ng'ali mu kkubo ku nnyumba ey'abasumba esaalirwamu ebyoya by'endiga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yeehu n'ava e Yezireeli okugenda e Samariya. Bwe yali ng'ali mu kkubo, ku nnyumba y'abasumba esalirwamu ebyoya by'endiga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'agolokoka n'agenda n'ajja e Samaliya. Awo bwe yali ali mu kkubo ku nnyumba ey'okusaliramu ebyoya by'endiga ey'abasumba,