2 Kings 10:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ebbaluwa eno bw'ebatuukako, mmwe abalina batabani ba mukama wammwe, ebigaali, embalaasi, ekibuga ekiriko ekigo, n'ebyokulwanyisa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Amangwago ng’ebbaluwa eno ebatuuseeko, ng’abaana ba mukama wammwe bwe bali nammwe, ate nga mulina amagaali n’embalaasi, era n’ekibuga kiriko enkomera n’ebyokulwanyisa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebbaluwa eno ng'ebatuusseeko nga bwe mulina abantu ba Mukama wammwe, era mulina amagaali n'embalaasi, mulina n'ekibuga ekiriko enkomera n'eby'okulwanyisa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nga bwe mulina batabani ba mukama wammwe era ne bazzukulu be ab'obulenzi, n'amagaali n'embalaasi n'ebyokulwanyisa, n'ebibuga ebiriko ebigo ebigumu, ebbaluwa eno olubatuukako bw'eti,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno ebbaluwa eno nga kyejje etuuke gye muli, kubanga abaana ba mukama wammwe bali nammwe, era mulina amagaali n'e mbalaasi, era n'ekibuga ekiriko enkomera n'ebyokulwanyisa;