2 Kings 10:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebbanga Yewu lye yamala ku bwakabaka bwa Yisirayeli mu Samariya gyali emyaka amakumi abiri mu munaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebbanga Yeeku lye yafuga Isirayiri mu Samaliya lyali emyaka amakumi abiri mu munaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ebiro Yeeku bye yafugira Isiraeri mu Samaliya byali emyaka abiri mu munaana (28).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yeehu yali afugidde Yisirayeli mu Samariya, okumala emyaka amakumi abiri mu munaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebiro Yeeku bye yafugira Isiraeri mu Samaliya byali emyaka amakumi abiri mu munaana.