2 Kings 11:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ataliya bwe yawulira oluyoogaano lw'abakuumi n'abantu, n'agenda gye bali ku Kiggwa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Asaliya bwe yawulira oluyoogaano lw’abakuumi n’olw’abantu, n’alaga eri abantu ku yeekaalu ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Asaliya bwe yawulira oluyoogaano lw'abambowa n'olw'abantu n'ajja eri abantu mu nnyumba ya Mukama:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ataliya bwe yawulira oluyoogaano lw'abakuumi n'olw'abantu abalala, n'ajja mu Ssinzizo abantu gye baali bakuŋŋaanidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Asaliya bwe yawulira oluyoogaano lw'abambowa n'olw'abantu, n’ajja eri abantu mu nnyumba ya Mukama: