2 Kings 11:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamukwata ng'atuuse ku wankaaki w'Omulyango gw'Embalaasi ogw'olubiri; awo we yattirwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakwata Asaliya, ng’anaatera okuyita mu mulyango gw’embalaasi w’eziyingira mu luggya lw’olubiri, ne bamuttira awo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamukwata, ne bamuyisa mu mulyango embalaasi we ziyingirira mu lubiri lwa kabaka: ne bamuttira eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bakwata Ataliya ne bamutwala ku mulyango embalaasi we ziyingirira mu lubiri lwa kabaka, ne bamuttira eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamusegulira; n'ayita mu kkubo embalaasi we ziyingirira mu nnyumba ya kabaka: n'attirwa eyo.