2 Kings 11:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabeeranga omwo mu Kiggwa ky'Omukama mu kyama wamu n'omujjanjabi we okumala emyaka mukaaga, eno Ataliya ng'afuga ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abeera mu yeekaalu ya Mukama n’omukuza we okumala emyaka mukaaga, Asaliya nga y’afuga ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu nnyumba ya Mukama n'amala emyaka mukaaga: Asaliya nga yafuga ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu Ssinzizo okumala emyaka mukaaga, nga Ataliya ye afuga eggwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'abeera naye ng'akwekeddwa mu nnyumba ya Mukama n'amala emyaka mukaaga: Asaliya n’afuga ensi.