2 Kings 11:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abalagira n'agamba nti: “Kino kye muteekwa okukola: Ekyokusatu kyammwe mmwe abakuuma ku Sabbaato muli ba kukuuma olubiri lwa kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abawa ebiragiro bino nti, “Kino kye muteekwa okukola: kimu kya kusatu ku kibinja ekikuuma ku ssabbiiti, kye kinaakuumanga olubiri lwa kabaka,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abalagira nti Kino kye muba mukola: bwe munajja okukuuma mu mpalo zammwe ku Ssabbiiti, ekimu eky'okusatu ku mmwe banaakuma olubiri lwa kabaka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abalagira nti: “Kino kye muba mukola: bwe munajja okukuuma mu mpalo zammwe ku Sabbaato, ekimu ekyokusatu ku mmwe banaakuuma olubiri lwa kabaka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'abalagira ng'ayogera nti Ekigambo kino kye muba mukola: ekitundu kyammwe eky'okusatu abaayingira ku ssabbiiti banaaba n'omulimu ogw'okukuuma ennyumba ya kabaka;