2 Kings 13:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Elisa n'amugamba nti: “Leeta omutego n'obusaale.” N'amuleetera omutego n'obusaale.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erisa n’amuddamu nti, “Ffuna omutego n’obusaale,” era n’akola bw’atyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa n'agamba Yekoyaasi nti Kwata omutego n'obusaale: Yekoyaasi n'akwata omutego n'obusaale.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elisa n'amugamba nti: “Kwata omutego n'obusaale.” Yehowaasi n'akwata omutego n'obusaale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Erisa n'amugamba nti Ddira omutego n'obusaale: n’addira omutego n'obusaale.