2 Kings 13:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Elisa n'agamba kabaka wa Yisirayeli nti: “Teeka omukono gwo ku mutego.” N'ateekako omukono gwe; Elisa n'assa emikono gye ku mikono gya kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba kabaka wa Isirayiri nti, “Bikwate mu ngalo.” Bwe yamala okukola ekyo, Erisa n’ateeka emikono gye ku gya kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erisa n'agamba kabaka wa Isiraeri nti Teeka omukono gwo ku mutego: n'aguteekako. Erisa n'ateeka emikono gye ku mikono gya kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Elisa n'agamba Yehowaasi kabaka wa Yisirayeli nti: “Teeka omukono gwo ku mutego.” Kabaka n'aguteekako. Elisa n'aleeta emikono gye ku mikono gya kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba kabaka wa Isiraeri nti Teeka omukono gwo ku mutego: n'aguteekako omukono. Erisa n'ateeka emikono gye ku mikono gya kabaka.