2 Kings 14:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yuda n'afufuggazibwa Yisirayeli, ne badduka buli omu n'adda mu weema ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda n’awangulibwa Isirayiri, buli musajja n’addukira ewuwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri n'awangula Yuda na buli muserikale wa Yuda n'adduka n'addayo ewuwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisirayeli n'ewangula Buyudaaya, buli muserikale wa Buyudaaya n'adduka n'addayo ewaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda n'agobebwa mu maaso ga Isiraeri; ne baddukira buli muntu mu weema ye.