2 Kings 14:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Yeruzaalemu baamukolera olukwe, ye n'addukira e Lakisi; naye baasindika abasajja ne bamuwondera, ne bamuttira eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamusalira olukwe olw’okumuttira mu Yerusaalemi, n’addukira e Lakisi, naye ne bamuwerekereza abasajja era ne bamuttira e Lakisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne wabaawo abaakola olukwe mu Yerusaalemi okutta Amaziya, Amaziya n'addukira mu kibuga ky'e Lakisi. Naye ne baweereza abantu okumulondoola e Lakisi, ne bamuttirayo
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne wabaawo abaakola olukwe mu Yerusaalemu okutta Amaziya, Amaziya n'addukira mu kibuga ky'e Lakisi. Naye ne baweereza abantu okumulondoola e Lakisi, ne bamuttirayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamwekobaanira mu Yerusaalemi; n'addukira e Lakisi: naye ne batuma Erakisi okumugoberera ne bamuttira eyo.