2 Kings 14:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye oyo eyazimba Elati n'akiddiza Yuda, kabaka ng'amaze okugalamira ne bajjajjaabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye yaddaabiriza Erasi era n’azza Yuda obuggya, nga Amaziya amaze okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Azaliya n'azza ekibuga Erasi eri Yuda, n'akizimba buggya, nga kitaawe amaze okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azariya n'azza Ekibuga Elati eri Buyudaaya era n'akizimba buggya, nga kitaawe amaze okukisa omukono n'okwegatta ku bajjajjaabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ye yazimba Erasi n'akizza eri Yuda, kabaka ng'amaze okwebakira awamu ne bajjajjaabe.