2 Kings 14:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Omukama yali tayogeranga nti erinnya lya Yisirayeli alirisangulawo wansi w'eggulu, yabanunula ng'ayita mu Yerobowamu mutabani wa Yowasi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okubanga Mukama yali tagambye nti alisaanyaawo erinnya lya Isirayiri wansi w’eggulu, n’atuma Yerobowaamu II mutabani wa Yowaasi okubalokola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyokka Mukama yali tayagala kusaanyaawo Baisiraeri ku nsi. Kale n'abawonya ng'ayita mu Yerobowaamu mutabani wa Yekoyakaasi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Mukama yali tayagala kusaanyaawo Bayisirayeli ku nsi. Kale n'abawonya ng'ayita mu Yerobowaamu mutabani wa Yowaasi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'atayogera ng'alisangula erinnya lya Isiraeri okuva wansi w'eggulu: naye n'abalokolera mu mukono gwa Yerobowaamu mutabani wa Yowaasi.