2 Kings 15:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sallumu mutabani wa Yabesi yamwekobera, n'amulumba n'amuttira e Yibulewamu, n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Sallumu mutabani wa Yabesi, n’asala olukwe n’amuttira mu lujjudde lw’abantu, era n’alya obwakabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Sallumu mutabani wa Yabesi n'amukolera olukwe, n'amufumitira mu maaso g'abantu n'amutta, n'afuga mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Sallumu mutabani wa Yabesi n'amukolera olukwe, n'amufumitira mu maaso g'abantu, n'amutta, n'afuga mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Sallumu mutabani wa Yabesi n'amwekobaana n'amufumitira mu maaso g'abantu n'amutta, n'afuga mu kifo kye.