2 Kings 15:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekituufu mu maaso g'Omukama nga kitaawe Amaziya bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakola ebyali ebirungi mu maaso ga Mukama, nga kitaawe Amaziya bwe yali akoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi nga byonna bwe byali kitaawe Amaziya bye yakolanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azariya n'akola ebyo Mukama by'asiima, ng'ebyo Amaziya kitaawe bye yakolanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi nga byonna bwe biri kitaawe Amaziya bye yakolanga.