2 Kings 15:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogwokubiri ogwa Peka mutabani wa Remaliya kabaka wa Yisirayeli Yotamu mutabani wa Wuzziya kabaka wa Yuda n'afuuka kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogwokubiri ogw’obufuzi bwa Peka mutabani wa Lemaliya, Yosamu mutabani wa Uzziya n’alya obwakabaka bwa Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogwokubiri ogwa Peka mutabani wa Lemaliya kabaka wa Isiraeri, Yosamu mutabani wa Uzziya kabaka wa Yuda n'atandika okufuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogwokubiri nga Peka mutabani Remaaliya ye kabaka wa Yisirayeli, Yotamu mutabani wa Azariya n'afuuka kabaka wa Buyudaaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'okubiri ogwa Peka mutabani wa Lemaliya kabaka wa Isiraeri Yosamu mutabani wa Uzziya kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.