2 Kings 15:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekituufu mu maaso g'Omukama nga Wuzziya kitaawe bwe yakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebirungi mu maaso ga Mukama, nga kitaawe Uzziya bwe yakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi: nga kitaawe Uzziya bwe yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yotamu n'akolanga ebirungi n'asanyusa Mukama nga Azariya kitaawe bye yakolanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebirungi: yakola nga byonna bwe biri kitaawe Uzziya bye yakola,