2 Kings 16:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka bwe yava e Damasiko n'alaba omwaliiro, n'asembera gye guli n'aweererezaako ebitambiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka bwe yakomawo okuva e Ddamasiko, n’alaba ekyoto, n’akisemberera era ku kyo n’aweerako ssaddaaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka bwe yakomawo okuva e Ddamasiko, n'alaba ekyoto ekyo, n'akisemberera, n'aweerayo ku kyo ssaddaaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka bwe yakomawo ng'ava e Damasiko, n'alaba alutaari eyo, n'agisemberera, n'aweerayo ku yo ekitambiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka bwe yajja okuva e Ddamasiko, kabaka n’alaba ekyoto: kabaka n'asemberera ekyoto n'eweerayo ku kyo saddaaka.