2 Kings 16:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yatambiranga n'okunyookeza obubaani mu bifo ebigulumivu ne ku busozi na buli wansi wa muti oguggumizza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’awangayo ssaddaaka, era n’ayoterezanga n’obubaane ku bifo ebigulumivu, ku nsozi waggulu, ne wansi wa buli muti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awangayo ssaddaaka n'ayoterezanga obubaane ku bifo ebigulumivu ne ku nsozi ne wansi wa buli muti omubisi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'awangayo ebitambiro, era n'anyookerezanga obubaane mu bifo ebigulumivu bye baasinzizangamu, ne ku nsozi, ne wansi wa buli muti ogw'amakoola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'awangayo saddaaka n'ayoterezanga obubaane ku bifo ebigulumivu ne ku nsozi ne wansi wa buli muti omubisi.