2 Kings 17:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogw'ekkumi ogwa Akazi kabaka wa Yuda, Ozeya mutabani wa Ela yafuuka kabaka wa Yisirayeli mu Samariya; yafugira emyaka mwenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogw’ekkumi n’ebiri ogw’obufuzi bwa Akazi kabaka wa Yuda, Koseya mutabani wa Era n’afuuka kabaka wa Isirayiri mu Samaliya, n’afugira emyaka mwenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri (12) ogwa Akazi kabaka wa Yuda, Koseya mutabani wa Era n'atandika okufuga Isiraeri mu Samaliya, n'afugira emyaka mwenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri nga Ahazi ye kabaka wa Buyudaaya, Hoseya mutabani wa Ela n'afuuka kabaka wa Yisirayeli, n'afugira mu Samariya emyaka mwenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mwaka ogw'ekkumi n'ebiri ogwa Akazi kabaka wa Yuda Koseya mutabani wa Era n'atanula okufuga Isiraeri mu Samaliya, n'afugira emyaka mwenda.