2 Kings 17:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ekibi mu maaso g'Omukama, naye teyenkana bakabaka ba Yisirayeli abaali bamukulembedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akola ebibi mu maaso ga Mukama, naye tebyenkana nga bassekabaka ba Isirayiri bye baakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi, naye n'atenkana bassekabaka ba Isiraeri abaamusooka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akola ebibi n'anyiiza Mukama, kyokka n'atenkana bassekabaka ba Yisirayeli abaamusooka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akola ebyali mu maaso ga Mukama ebibi, era naye nga tabenkana bassekabaka ba Isiraeri abaamusooka.