2 Kings 17:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu ba Yisirayeli baagugubira mu bibi bya Yerobowamu; byonna tebaabireka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Isirayiri ne batambulira mu bibi byonna Yerobowaamu bye yakola, ne batabirekaayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaana ba Isiraeri ne batambuliranga mu bibi byonna ebya Yerobowaamu bye yakola; ne batabivaamu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu Yisirayeli ne bagoberera Yerobowaamu, ne bongera okukolanga ebibi byonna Yerobowaamu bye yakola,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abaana ba Isiraeri ne batambuliranga mu bibi byonna ebya Yerobowaamu bye yakola; tebabivangamu;