2 Kings 17:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eno baasinzanga Omukama, eri nga bwe baweereza ne balubaale baabwe nga bagoberera empisa z'amawanga gye baali baggyiddwa okuleetebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne basinzanga Mukama, naye nga bwe baweereza ne bakatonda baabwe, ng’empisa ez’amawanga gye baali bavudde bwe zalinga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo ne bassangamu Mukama ekitiibwa, naye era ne babanga baweereza ba katonda babwe, nga bagoberera obulombolombo bw'ensi mwe baava.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe batyo ne bassangamu Mukama ekitiibwa, naye era ne babanga baweereza ba balubaale baabwe, nga bagoberera obulombolombo bw'ensi mwe baava.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batyanga Mukama, ne baweerezanga bakatonda baabwe bo ng'engeri bwe yali ey'amawanga ge baggibwamu okutwalibwa.