2 Kings 17:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula musinzenga Omukama Katonda wammwe, oyo y'alibaggya mu mikono gy'abalabe bammwe bonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula musinzanga Mukama Katonda wammwe, kubanga y’anaabalokolanga mu mukono gw’abalabe bammwe bonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye Mukama Katonda wammwe gwe mubanga musinza; era ye anaabalokolanga mu mukono gw'abalabe bammwe bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Nze Mukama, Katonda wammwe, Nze mubanga musinza, era Nze nnaabawonyanga abalabe bammwe bonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye Mukama Katonda wammwe gwe mubanga mutya; era ye anaabalokolanga mu mukono gw'abalabe bammwe bonna.