2 Kings 17:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era bo tebaawulira, bakyeyisa ng'empisa zaabwe ez'edda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ne batawuliriza, ne beeyongeranga mu mpisa zaabwe ez’edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne batawulira ne bakola nga empisa zabwe ez'edda bwe zali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu abo ne batawulira, wabula ne basigala nga bakyagoberera empisa zaabwe ez'edda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ne batawulira naye ne bakola ng'empisa yaabwe ey'edda bwe yali.