2 Kings 18:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogwokusatu ogwa Ozeya mutabani wa Ela kabaka wa Yisirayeli, Kezekiya mutabani wa Akazi kabaka wa Yuda n'afuuka kabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwaka ogwokusatu ogw’obufuzi bwa Koseya mutabani wa Era kabaka wa Isirayiri, Keezeekiya mutabani wa Akazi kabaka wa Yuda, n’atandika okufuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka mu mwaka ogwokusatu ogwa Koseya mutabani wa Era kabaka wa Isiraeri, Keezeekiya mutabani wa Akazi kabaka wa Yuda n'atandika okufuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu mwaka ogwokusatu nga Hoseya mutabani wa Ela ye kabaka wa Yisirayeli, Heezeekiya mutabani wa Ahazi n'afuuka kabaka wa Buyudaaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka mu mwaka ogw'okusatu ogwa Koseya mutabani wa Era kabaka wa Isiraeri Keezeekiya mutabani wa Akazi kabaka wa Yuda n'atanula okufuga.