2 Kings 18:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olowooza nze okujja mu kifo kino nkisaanyeewo, Omukama tamaze kuŋŋamba? Omukama yennyini y'aŋŋambye nnumbe ensi eno ngisaanyeewo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olowooza nti nnyinza okujja okutabaala ekifo kino n’okukizikiriza awatali kigambo kya Mukama? Mukama yennyini yaŋŋambye nyambuke nzikirize ensi eno.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olowooza nga n'alumba ekifo kino okukizikiriza nga Mukama si ye annyamba? Mukama yennyini ye yaŋŋamba nti Lumba ensi eyo ogizikirize.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olowooza nga nalumba ekifo kino okukizikiriza nga Mukama si ye annyamba? Mukama yennyini ye yaŋŋamba nti: ‘Lumba ensi eyo ogizikirize.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ntabadde ekifo kino kaakano awatali Mukama okukizikiriza? Mukama ye yaŋŋamba nti Tabaala ensi eno ogizikirize.