2 Kings 18:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waali wabaddewo lubaale w'eggwanga lino oba liri eyali awonyezza abantu be mu mikono gya kabaka wa Assuri?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Waliwo katonda n’omu owa baamawanga eyali alokodde ensi ye mu mukono gwa kabaka w’e Bwasuli?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo katonda yenna ku bakatonda b'amawanga eyali alokodde ensi ye mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo lubaale n'omu mu balubaale b'amawanga eyali asobodde okuwonya ensi ye n'agiggya mu mikono gya kabaka wa Assiriya?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo katonda yenna ku bakatonda b'amawanga eyali alokodde ensi ye mu mukono gwa kabaka w’e Bwasuli?