2 Kings 18:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kezekiya yeesiga Omukama Katonda wa Yisirayeli. Oyo bwe yavaawo tewaali mulala amufaanana mu bakabaka ba Yuda bonna, mu baamusooka ne mu baamuddirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Keezeekiya yeesiga Mukama, Katonda wa Isirayiri, ne wataba n’omu eyamwenkana ku bakabaka bonna aba Yuda mu abo abaamusooka ne mu abo abamuddirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne yeesiga Mukama Katonda wa Isiraeri; ne watabaawo n'omu mu bakabaka bonna aba Yuda amufaanana mu abo abaamusooka wadde abaamuddirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Heezeekiya yeesiga Mukama, Katonda wa Yisirayeli, ne wataba n'omu amwenkana mu bakabaka bonna aba Buyudaaya abaamusooka n'abaamuddirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yeesiga Mukama Katonda wa Isiraeri; awo oluvannyuma lwe ne wataba amufaanana mu bakabaka bonna aba Yuda so si mu abo abaamusooka.